English
stringlengths 1
525
| Luganda
stringlengths 1
522
|
---|---|
ambidextrous
|
wankonokono.
|
People should have access to agricultural information.
|
Abantu balina okufuna obubaka ku byobulimi.
|
Being single is not a crime.
|
Obutaba na mubeezi si musango.
|
love
|
okwagala.
|
skewer
|
olukalala.
|
Residents want the government to repair the satellite.
|
Abatuuze baagala gavumenti eddaabirize omulongooti gwomu bbanga.
|
metaphor
|
olugero.
|
Many areas have developed as a result of government projects.
|
Ebitundu bingi bikulaakulanye olwa pulojekiti za gavumenti.
|
Health workers should attend to all people without discrimination.
|
Abasawo balina okukola ku bantu bonna awatali kusosola.
|
Some people received less money compared to the destruction they got.
|
Abantu abamu baafunye ssente ntono okusinziira ku kwonoonebwa kwe baafuna.
|
Serving in the supreme court requires a lot of experience.
|
Okuweereza mu kkooti ensukkulumu kyetaagisa obumanyirivu bungi.
|
Candidates academically prepare themselves to sit for national examinations.
|
Abayizi abali mu bibiina eby'akamalirizo beetegekekera okutuula ebigezo by'eggwanga lyonna mu by'ensoma.
|
We have access to health services.
|
Tulina obusobozi okufuna obujjanjabi.
|
The babies hands are so soft and smooth.
|
Engalo z'omwana zigonda nnyo era nga ziweweera.
|
We need to look for a market for our crops.
|
Tulina okunoonya akatale k'ebirime byaffe.
|
discern
|
okwekkaanya.
|
We need to think about the health of our players.
|
Tulina okulowooza ku bulamu bw'abazannyi baffe.
|
timber
|
emiti
|
They were arrested for being violent.
|
Baakwatiddwa lwa kukola ffujjo.
|
magazine (book)
|
ekitabo.
|
Under what circumstances is a patient put on oxygen?
|
Mu mbeera ki omulwadde w'ateekebwa ku byuma ebimuwanirira okussa?
|
pilgrim
|
omuyisi.
|
disappoint
|
okufufuggala
|
abuse
|
ekivume.
|
The government needs to construct more roads in rural areas.
|
Gavumenti yeetaaga okukola enguudo endala nnyingi mu byalo.
|
The team is seeking legal advice on how to evict encroachers.
|
Ttiimu enoonya mu mateeka engeri y'okugobamu abasenze.
|
The policy applies to both private and government schools.
|
Etteeka likola ku masomero ag'obwannanyini n'agagavumenti.
|
I enjoy dancing to music.
|
Nnyumirwa okuzinira ku nnyimba.
|
There is a percentage of money councilors are to receive every month.
|
Waliwo omutemwa gwa ssente ba kansala gwe balina okufuna buli mwezi.
|
People do not have enough food to eat.
|
Abantu tebalina mmere ebamala kulya.
|
exclude
|
okugaana.
|
What are water-borne diseases?
|
Ndwadde ki ezikwatira mu mazzi?
|
Modern skills consist of improved collective knowledge.
|
Obukugu bw'omulembe buzingiramu amagezi ag'awamu.
|
Animal poaching is when animals are killed illegally.
|
Animal poaching kwe kuyigga ebisolo mu bumenyi bw'amateeka.
|
blunt
|
ko??ontevu.
|
rudeness
|
ekyejo.
|
Always practice what you learn so as not to forget.
|
Weegezeemu mu by'oyize buli kaseera oleme kubyerabira.
|
We need to take action against climate change.
|
Tulina okubaako ne kye tukola ku nkyukakyuka y'obudde
|
rejoin
|
okuyunga nate.
|
Is the Uganda Youth Democratic party a political party or?
|
Ekibiina kya Uganda Youth Democratic party kya byabufuzi oba?
|
Non-government organizations have built many hospitals to promote health care.
|
Ebitongole by'obwannakyewa bizimbye amalwaliro mangi okutumbula ebyobulamu.
|
cot
|
akatanda.
|
Most of the information spread on social media is false.
|
Obubaka obusinga okusaasaanira ku mikutu emigattabantu buba bukyamu.
|
The rate of deforestation is high.
|
Emisinde okutemerwa ebibira giri waggulu .
|
Love and care for each other because we are all the same.
|
Mwagalane era mulabirigane kubanga ffenna tuli kimu.
|
The district does not have the capacity to control the Ebola virus.
|
Disitulikiti terina busobozi bufufugaza kawuka ka Ebola.
|
Truck drivers are the most affected group as new coronavirus cases are being reported
|
Abavuzi b'ebimmotoka bi lukululana ky'ekibinja ekikyasinze okukosebwa akawuka akaleeta ssenyiga omukambwe nga bwe biroopebwa.
|
Whose properties are those?
|
Ebyo ebintu by'ani?
|
My parents are very hardworking people.
|
Bazadde bange bantu bakozi nnyo.
|
Revenge causes more harm to human life.
|
Okuwoolera kukosa nnyo obulamu bw'omuntu.
|
Why do women need these kits?
|
Lwaki abakyala beetaaga bu zi kit zino?
|
He advised the community to help in the maintenance of school structures.
|
Yawabudde abantu okuyambako mu kukuuma ebizimbe by'essomero.
|
steward
|
omusigire
|
Do what you’re supposed to do at the right time.
|
Kola ky'okola okukola mu budde obutuufu.
|
workman
|
omupakasi.
|
Northern Uganda is lagging because of the prolonged war period it faced.
|
Obukiikakkono bwa Uganda busigalidde emabega olw'olutalo lwe bwalimu okumala akaseera akawanvu.
|
lean
|
okwerimba
|
kneel
|
okufukamira amatiitiiri.
|
resent
|
okunyiigira.
|
rapine
|
okunyaga.
|
The cows will improve the livelihoods of the people in the society.
|
Ente zijja kulongoosa obulamu bw'abantu mu kitundu.
|
formerly
|
munnakuezaayita.
|
baldness
|
ekiwalaata
|
Health officers need protective gears like face masks and gloves in treating corona patients
|
Abasawo beetaaga ebibatangira okufuna obulwadde nga obukkookolo ne giraavuzi nga bajjanjaba abalwadde ba kolona.
|
banana
|
kabula
|
Do you have a house?
|
Olina ennyumba?
|
Journalists help to cover all the details during sports.
|
Bannamawulire bayamba okukwata byonna ebikwata ku mizannyo.
|
saleable
|
okutundika.
|
Political candidates believe two months campaign period is too short
|
Abeesimbyewo mu byobufuzi balowooza nti emyezi ebiri egy'okukoleramu kakuyege mitono nnyo.
|
cataract
|
ekiyira
|
People these days only take care of themselves.
|
Ebiro bino buli muntu yeefaako yekka.
|
The ministry of agriculture has failed to supervise agricultural activities in the country.
|
Minisitule y'ebyobulimi eremereddwa okulondoola emirimu gyobulimi mu ggwanga.
|
all
|
onna;
|
People have neglected instructions of burying animals which died of Anthrax.
|
Abantu bavudde ku biragiro eby'okuziika ebisolo ebifudde obulwadde bwa kalusu.
|
He gave the last speech at his brother's burial.
|
Yawadde okwogera okwasembayo mu kuziika muganda we.
|
quiver
|
okutintima
|
If we deal away with our differences we shall amicably work together.
|
Singa tuteka ebbali enjawukana zaffe tujja kukolera wamu awatali njawukna.
|
The investigations are still on to recover the suspect.
|
Okunoonyereza kukyagenda mu maaso okusobola okuzuula ateeberezebwa.
|
Most of the skills can be acquired over a given period of time.
|
Obukugu obusinga busobola okufunibwa mu kiseera ekigere.
|
Teachers Management Information System will ease teachers registration across the country
|
Omukutu abasomesa kwe beewandiisiza gujja kwanguya okwewandiisa kw'abasomesa okwetooloola eggwanga.
|
Mobile money agents have been thrown out of business.
|
Ba kitunzi ba ssente ezisindikibwa ku masimu baabaggye mu mirimu.
|
All school payments are to be postponed until end of the tragedy.
|
Ebisale by'amasomero byonna byongezeddwayo okutuuka nkomerero y'ekizibu.
|
Lions can eat human beings.
|
Empologoma zisobola okulya abantu.
|
The affected regions have received new clean planting material.
|
Ebitundu ebikoseddwa bifunye eby'okusimba ebipya.
|
Some human activities destroy the environment.
|
Ebikolwa by'abantu ebimu bisaanyawo obutonde.
|
The district leaders are greedy and selfish.
|
Abakulembeze ba disitulikiti baluvu era beefaako bokka.
|
Who is a stakeholder?
|
Avunaanyizibwa y'ani?
|
With the help of the boat, we were able to cross over the river.
|
Nga tweyambisa eryato, twasobola okusomoka omugga.
|
We need accountability for the money spent on the project.
|
Twetaaga embalirira ya ssente ezikozeseddwa ku pulojekiti.
|
Her son was born at six months and he was put in an incubator.
|
Mutabani we yazaalibwa ku myezi mukaaga n'abikkibwa mu kyuma.
|
nourishment
|
ekyokulya.
|
honour
|
okugulumiza.
|
Farmers have been given more capital.
|
Abalimi n'abalunzi baweereddwa entandikwa endala.
|
defect
|
akabi
|
fibre (plantain)
|
olubeera
|
sear
|
v. (bum)
|
Farmers were requested to register as an association.
|
Abalimi n'abalunzi baasabibwa okwewandiisa nga ekibiina.
|
lead
|
omukulembeze.
|
Share what you are reading so as to encourage others.
|
Gabana ky'osaoma okulaba nga osikiriza abalala.
|
bhang
|
enjaaye.
|
Subsets and Splits
No community queries yet
The top public SQL queries from the community will appear here once available.